AGENDA is a vibrant fusion of Latin rhythms and Mwooyo soul, blending live instrumentation with Afro-Latin warmth.
The track tells the playful yet heartfelt story of a shy romantic longing for love.
Attached is the .wav file for your immediate rotation, and you can also stream on all streaming platforms & Youtube.
A song off the upcoming album “This Is Happening”
The song is designed to connect Afro-Latin, Afro-Portuguese, and global audiences with the unique sound of Mwooyo.
YAA YAA YAA YAA
Nina ensonyi ezinemesa
Okwogera ebigambo ebindi ku mutwe
Bwemba ndaba ebigambo byenjagala okugamba
Byebinva ku mutwe
Ekiri kumutima
Kye kiri ku mutwe
Naye Olulimi lwesibye
Amabaluwa nempandika
Naye nengakumisa ekyooto kyange
Nga mulaba agenda
Nebali nga agenda
Omulungi oyo asinga
Nga Mulaba Agenda
Nze Nga ntidde okuswaala
Nga ntidde okusemba
Omulungi oyo asinga
Nga mulaba agenda
Agenda
Agenda
Nalinda buli kumakya andabe alabe guno omukwaano gwe nina
Nga pulaani zange buuji ku majaani nga bali abalala ebigambo byesera
Nalinda lwaliba Alina akaseera kalina nga tewali amupepeya
Nalinda lwaliba Alina akaseera kalina nga tewali amupepeya
Nga mulaba agenda
Nebali nga agenda
Omulungi oyo asinga
Nga Mulaba Agenda
Nze Nga ntidde okuswaala
Nga ntidde okusemba
Omulungi abasinga
Nga mulaba agenda
Agenda
Agenda
Balule balule ehhh
Balule balule balule balule
Balule balule ehhh
Balule balule balule balule
Balule balule ehhh
Balule balule balule balule
Balule balule ehhh
Balule balule balule balule
Nga mulaba agenda
Nebali nga agenda
Omulungi oyo asinga
Nga Mulaba Agenda
Nze Nga ntidde okuswaala
Nga ntidde okusemba
Omulungi abasinga
Nga mulaba agenda
Nga mulaba agenda
Nga mulaba agenda
Nga mulaba agenda
Oohhhh oooohhh ohhhh oohhhh
